Luganda
stringlengths
3
854
English
stringlengths
2
1.02k
Obulumi obw’olutentezi
Chronic pain
Kookolo w’omu mumiro
Oesophageal cancer
Endwadde ekwata obutoffaali bw’empulirizo
Motor neuron disease
Omubiri okwokebwa
Thermal injury
Kawuuzi amera awali ettuulituuli
Cystic fibrosis
Obulwadde bw’ensulo nnamazzi
Lymphoma
Okugwa emmeeme ey’emabega
Rectal prolapsed
Birihaaziya
Bilharzia
onkosalukosisi
Bilharzia
Vayiraasi
Virus
Enzijanjaba eteri ya bulijjo
Allopathy
Kawagamubiri enzaale
Phytoestrogens
Kazibamawuggwe
Chronic Obstructive Pulmonary Disease (COPD)
Amasavu agava mu bimera
Phytosterols
Enzijanjaba ey’okuconcona
Acupuncture
Amakiro
Eclampsia
Okwennyika kwa nnakawere
Postpartum depression
Okwennyika kwa nnakawere
Postnatal depression
Enkaka
Jaundice
Akawompo k’oku nkoona
Posterior fontanelle
Olububi olubisse obwongo n’enkizi
Epidural
Okulunguula kw’enkizi
Transverse myelitis
Obulema obuzaale obw’amagumba
Osteogenesis Imperfecta
Omutwe omuteezi
Migraine
Otulo otw’ekiwamma
Insomnia
Obubwa oba obuzimba bw’embalabe
Cystic acne
Omusawo w’ensusu
Dermatologist
Eddagala eryagaza okwegatta mu by’omukwano
Aphrodisiac
Kazaalamasavu
Triglycerides
Okulunguula kw’omubiri
Inflammation
Ennaanu y’eŋŋaano
Gluten
Okufukaafuka
Polyuria
Nkalamata etesalako
Polydipsia
Okulya ennyo
Polyphagia
Amasavu mu musaayi
Dyslipidemia
Okufa emmunye
Retinopathy
Obulwadde bw’ensigo
Nephropathy
Obulwadde obukwata emisuwa egy’oku bwongo
Cerebrovascular disease
Endwadde munda mu bisenge by’ebyenda
Celiac disease
Amasavu agasusse mu musaayi
Hyperlipidemia
Obutuuliro
Gluteal region
Eddagala erikubwa mu misuwa
Intravenous
Olupiira katambuzamusaayi
Intravenous catheter
Ssukaali owa wansi
Hypoglycemia
Ettulu ery’ekiseera
Transient Monocular Vision Loss
Kawuuzi w’emisuwa
Atherosclerosis
Omujjanjabi w’amaaso
Ophthalmologist
Ttumbiizi
Bloating
Kakenge
Bloating
Okuwutta
Alzheimer's
Okusanguka obwongo
Alzheimer's
Obulwadde obukosa entambula
Irritable Bowel Syndrome (IBS)
emkola y’ebyenda
Irritable Bowel Syndrome (IBS)
Amakugunyu
Gluteus
Ppata okuta
Incontinence
Okuyitira
Incontinence
Amagumba okwerya oba okukakanyala
Osteoporosis
Okulunguula kw’ekimiro
Bronchitis
Amamiro
Bronchitis
Ebizimba ebirimu kkansa
Malignant tumours
Ebizimba ebirimu kookolo
Malignant tumours
Emisuwa egizimbye
Varicose veins
Emiziga egizimbye
Varicose veins
Endwadde ezitulira
Contagious diseases
Kookolo w’obusajja
Penile cancer
Ensiriba z’obusimu
Neurofibromatosis (NF)
Okutya okusukkiridde
Phobia
Obuyinja mu nsigo
Kidney stones
Ebituulituuli ku nsigo
Cysts Polycystic Kidney Disease (PKD)
Okufa ensigo
Renal failure
Okussa ng’omukka obaka mubake
Apnoea
Kuzza kkubo lya mmere mu kabuto akato
Gastric bypass
Makebe
Gland
Kibondo
Gland
Ensanjabavu y’oku bwongo
Pituitary gland
Ekibondo kaliisamusaayi
Endocrine glands
Ekibondo kaliisamubiri
Exocrine glands
Ekizimba mu nsanjabavu y’oku bwongo
Craniopharyngioma
Okukalirira ekitundu ekirwadde ng’ogenderera okukiwonya
Proton beam therapy
Buweke bw’obutoffaali
Protons
Omulongoosa
Surgeon
Omusawo alongoosa
Surgeon
Essomo ly’obusobozi bw’abantu
Ergonomics
Amakebe
Sweat glands
Ekibondo ky’entuuyo
Sweat glands
Amakebe
Apocrine glands
Ekibondo ky’entuuyo
Apocrine glands
Okufukumuka entuuyo
Hyperhidrosis
Omukugu mu kujjanjaba ensusu
Dermatologist
Sswiici efuga omubiri
Hypothalamus
kazaalalutuuyotuuyo
Eccrine glands
Ennywanto
Nipples
Enkwawa
Armpits
Embalakaso
Genitals
Embaasuulo
Genitals
Enso
Patella
Obuwuka obubeera mu mubiri obugulwaza
Staphylococcus hominis
Olusu
Malodorous byproducts
Kattantuuyo
Antiperspirants
Okuwunya kw’omubiri okw’engeri zonna
Odour