Luganda
stringlengths
3
854
English
stringlengths
2
1.02k
Okuwunya olutuuyotuuyo
Malodorous sweat
Kakubisamutima
Pacemaker
Endwadde y’obusimu obutambuza omubiri
Motor neuron disease
Endwadde esannyalaza omubiri
Amyotrophic lateral sclerosis (ALS)
Omubiri okusika amasannyalaze
Electrosensitivity
Okusinduukirirwa emmeeme
Nausea
Mulalama
Meningitis
Mulalama ava ku buwuka bwa kuliputokoko
Cryptococcal meningitis
Akafuba
Tuberculosis
Olufuba
Asthma
Asima
Asthma
Abakugu mu ndwadde z’ebigere
Podiatrists
Okussa ku mulwadde amazzi oba omusaayi
Transfusion
Ssukaali okukka ennyo
Hypoglycemia
Ssukaali okulinnya ennyo
Hyperglycemia
Okuyulika kw’ekibebenu ky’evviivi
Meniscus tears
Okulunguula ebinywa
Tendinitis
Ggaamu w’omubiri
Collagen
Okufa kw’ekitundu ku mubiri
Necrosis
Kattabuwuka
Antiseptic
Ebituulituuli
Blisters
Mugaba
Stria gravidarum
Okulunguula kw’olususu
Cellulitis
Eddagala erijjanjaba okulunguula kw’olususu
Anti-cellulitis
Okuweekeera
Stridor
Okulunguula kw’akasaanikira k’amamiro
Epiglottitis
Okulunguula kw’akasaanikira k’ekimiro
Epiglottitis
Homoni z'ekisajja
Testosterone
Kakozzalukizi
Spinal Muscular Atrophy (SMA)
Kattabulumi
Analgesic
Obujjanjabi
Therapy
Amasira mu musaayi
Septicemia
Okuzimba omutima
Ventricular hypertrophy (LVH)
Ekitundu ky’omutima ekya kkono okuzimba
Left ventricular mass
Omukugu mu ndwadde z’omu lubuto
Gastroenterologist
Abalwadde abatali ba bitanda
Outpatients
Abalwadde abali ku bitanda
Inpatients
Kalabamunda
ENDOSCOPY
Endagabutonde
DEOXYRIBONUCLEIC ACID
Endagabutonde
DNA
Kaanikanda
Radiology
Kompyuta kaanikanda
CT Scan
Kativvi
CT Scan
Kakebejjanda
Ultrasound
Essomo ly’endwadde z’omutima
Cardiology
Kalondoozi w’amasannyalaze g’omutima
Electrocardiography
Likodi y’amasannyalaze g’omutima
Electrocardiogram
Katangaazamutima
Echocardiography
Kakebejjamutima
Holter Monitoring
Kakebejjamisuwa
CT Angiogragraphy
Okukuba ebifaananyi munda mu mubiri
Multi Slice
Okulongoosa omusaayi oguli mu mubiri ng’okozesa ebyuma
Dialysis
Kafusabyuma
Continuous Renal Replacement Therapy
Omubiri okwejjanjaba
Physiotherapy
Okwekebejja omukka oguli mu musaayi
Arterial Blood Gas
Emmere ddagala
Dietetics
Ebyendiisa
Nutrition
Awajjanjabirwa abayi
Intensive Care
Okulongoosa
General surgery
Okulongoosa omuntu nga tomusaze
Minimally invasive surgery
Endabirira y’omukazi ng’azaala
Obstetrics
Enzijanjaba y’obukazi
Gynaecology
Ennongoosa ey’akatuli
Laparascopic gynaecology
Okujjanjaba abaana
Paediatrics
Enzijanjaba y’abaana
Paediatric care
Okujjanjaba abawere
Neonatology
Okuyunga n’okujjanjaba amagumba
Orthopaedics
Kakebejjannyingo
Arthroscope
Okulongoosa ennyingo ng’okozesa kakebejjannyingo
Arthroscopic surgery
Okulongoosa obusimu
Neurosurgery
Okujjanjaba ebizimba
Medical oncology
Omukugu mu kujjanjaba ebizimba
Oncologist
Kawagamubiri
Hormones
Enzijanjaba y’ebitundu ebifuka
Urology
Okujjanjaba emitima
Cardiology
Endabirira y’abayi
Critical care
Endabirira y’abawere
Neonatal Care
Amatu, ennyindo n’emimiro
ENT
Okulongoosa mu matu, ennyindo n’emimiro
Endoscopic ENT Surgery
Kakyusandabika
Plastic surgery
Okutereeza n’okuzzaawo endabika y’ekitundu ku mubiri
Reconstructive surgery
Ennongoosa y’ebitundu ku mutwe n’akamwa
Oral and Maxillo facial surgery
Enzijanjaba y’ebitundu ebikola ku kussa
Pulmonology
Enzijanjaba y’olubuto n’ebyenda
Gastroenterology
Enzijanjaba y’ekibumba, akalulwe n’akataago
Hepatology
Ekibumba
Liver
Akalulwe
Gallbladder
Akataago
Pancreas
Enzijanjaba eteri ya kulongoosa
Internal medicine
Obujjanjabi obuweebwa ab’omu maka
Family medicine
Obukugu bw’okujjanjabisa amayengo g’amasannyalaze
Radiology
Obukugu bw’okujjanjaba endwadde z’obwongo
Clinical Psychology
Enzijanjaba z’omunÿo
Practology
Okulongoosa emisuwa n’amasannyalaze
Venous Laser Surgery
Okulongoosa amagumba g’enkizi
Percutaneous Laser Disc
Okulongoosa amagumba olugongo
Percutaneous Laser Disc
Enzijanjaba y’amaaso
Ophthalmology
Ekkeberero ly’emitima
Catheterisation Laboratory
Ekkeberero ly’emitima
Cath Lab
Kakebejjansigo
Nephrology